Take a fresh look at your lifestyle.

Okukebera Corona mu Uganda olina Okusasula!

Oyo ayagala okeberebwa ekirwadde kino wakusasula emitwalo 240,500.

 

Obutafanagako n’amawanga amalala, gavumenti ya Uganda ekulemberwa Yoweri Kaguta Museveni erangiridde nti omuntu yenna ayagala okumukebera ekirwadde kya Covid19 alina okusasula ensimbi.

Oyo ayagala okeberebwa ekirwadde kino wakusasula emitwalo 240,500.

Ekirango ekikakasa bino kyavudde mu minisitule y’ebyobulamu eya Uganda olunaku lwa Sunday nga abakulira ekitongole kino bagamba nti mukiseera kini balina eby’okozesa bitono ddala.

W’osomera bino nga ne account okunasulibwa ssente zino yagudwawo dda mu Stanbic bank

Leave A Reply

Your email address will not be published.