Take a fresh look at your lifestyle.

Museveni ssi wakuvuganyizibwa mu 2021 NRM Erangiridde !!

Kinajjukirwa nti Museveni yawamba  obuyinza mu mwaka gwa 1986 era nga kisubirwa nti ono kati alina emyaka 75, ssinga wangula akalulu aka 2021, olwo aba afunye ekisanja ekirala kya myaka 5.

Ekibiina ky’eby’obufuzi NRM nga kati ky’ekiri mubuyinza kirangiridde mubutongole anesimbawo okuvuganya ku kifi ky’obwa Pulezidenti ng’ono ssi mulala wabula Pulezidenti aliko Yoweri Kaguta Museveni.

Kinajjukirwa nti Museveni yawamba  obuyinza mu mwaka gwa 1986 era nga kisubirwa nti ono kati alina emyaka 75, ssinga wangula akalulu aka 2021, olwo aba afunye ekisanja ekirala kya myaka 5.

Ebimu ku bibuuzo bannansi byebebuuza mwemuli bino.

  1. NRM terina muntu mulala asobola kwesimba mu kifo kino?
  2. Museveni banna kibiina bamutya?
  3. Lwaki munna kibiina avaayo okwesimba ku Museveni anafuyizibwa?
  4. Museveni ateseetese ani mu kibiina okumuddira mu bigere?

Mubalala abasubirwa okuvuganya ku kifo kino mwemuli n’omuyimbi Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine ).

Leave A Reply

Your email address will not be published.