Take a fresh look at your lifestyle.

Bizonto bakwatiddwa! Akatambi kabizadde.

Bano bakwatiddwa okuva ku radio Simba nga bakamaliriza pulogulamu yabwe “Binsanga Wano”  gyebakola buli kumakya ku radio eno.

Bannakatemba  abekibiina kya Bizonto bakwatiddwa !

Abana bano bakwatiddwa olw’akatambi kebafulumya nga kalambika ebifo eby’enjawulo mu gavumenti nababirimu era nga bwebamenya n’ekitundu gyebava oba ensibuko yabwe. Bamenye amannya g’abanene nga bwebagamba nti bbo basomesa bantu.

Tebakomye okwo nebaraga emirimu abanene bano gyebakola bwegisobola okuyamba omukulembeze w’eggwanga mungeri emu oba endala.

Bano bakwatiddwa okuva ku radio Simba nga bakamaliriza pulogulamu yabwe “Binsanga Wano”  gyebakola buli kumakya ku radio eno.

Kigambibwa nti bano bakwatiddwa olw’okusosola sosola mu mawanga.

Akatambi akakwasizza Bizonto

Akatambi kekano

  1. Bizonto bebagatta ebifanaanyi byabanene ku katambi ako?
  2. Eby’ogerwa mu katambi bituufu oba bikyamu?
  3. Eddembe ly’okwogera liriluddawa?

 

Leave A Reply

Your email address will not be published.