Take a fresh look at your lifestyle.

Omusawo E Kenya Afudde Corona Virus!

Dokita Chibanzi Mwachonda yeyafudde akawuka kano akakambwe era yaziikiddwa basawo banne mu nnaku n’entiisa etagambika awamu n’abengganda batono ddala.

Abasawo mu Kenya baguddemu ekyekango musawo munaabwe bwafudde obulwadde bwa Corona Virus.

Dokita Chibanzi Mwachonda yeyafudde akawuka kano akakambwe era yaziikiddwa basawo banne mu nnaku n’entiisa etagambika awamu n’abengganda batono ddala.

Abantu abasoba mu 200 bafudde akawuka ka Corona Virus mu ggwanga erya Kenya ate abasoba mu 10,200 balwadde

Leave A Reply

Your email address will not be published.